Luganda

Luganda

Grid View:

Amaka Agatudde Entende Jjana Ya Ku Nsi

(0)
5.00€

     Amaka gayamba mu kukola ku byetaago by’abantu era gwe musingi ogw’okutumbuka kwabwe mu by’omwoyo. Ekitabo kiraga ebintu ebirina okukolebwa okutandika amaka agatuusa eri omukwano omutukuvu; emisingi egirina okugobererwa okufuula awaka ennimiro ez’emirembe n’obutebenkevu; na butya bwe bayinza okufuna essanyu eritaggwaawo. Kinnyonnyola ebyetaagis..

Eddiini Entukuvu Eyakomererayo Obus?raamu

(0)
5.00€

     Obusiraamu, ng’eddiini endala, bukkiririza mu kubeerayo kw’Omutonzi, n’ababaka abaalanga eddiini. Ekitabo kino kirambulula enzikiriza y’Obusiraamu ng’eddiini eyakomererayo. Era omuwandiisi yakyawulamu ebitundu bina: Ekitundu ekisooka kyogera ku bintu ebikulu ebyawula Obusiraamu. Ekitundu eky’okubiri kyogera ku nzikiriza, okusinza okw’emikolo n..

Had??s? 40 Ezabaana Nembooz? Ez?genderako

(0)
5.00€

     Nnabbi waffe omwagalwa Muhammadi yannyonnyola Kulaane, era n’atubuulira ebintu bye tuteekwa okukola ne bye tutateekeddwa, ng’ayita mu bigambo bye (hadiisi), tusobole okubeera abasanyufu muno mu nsi ne ku Lunaku lwenkomerero. Hadiisi era ziyamba okuyiga eddiini yaffe mu ngeri ematiza. Ekitabo kino kkunnganyizo lya hadiisi amakumi ana (40) omuwa..

Mnabbw Okusaas?ra Muhammad? Eb?tundu Mu Bulamu Bwe

(0)
8.00€

     Ekitabo kigenderera okuziba omuwaatwa oguli mu bintu ebiwandiikibwa ku Nnabbi Muhammadi nga kijjayo oludda olulala mu bulamu bwe nga kwe kusaasira kwe okwo abawandiisi kwe batera okulagajjalira. Okusaasira kuno okw’enjawulo kwe kwetooloolera obulamu bwe bwonna. Ekitabo kiraga nti ekifaananyi kya Nnabbi kyetaagisa nnyo naddala mu biseera bino, ..

Muhammadi Omubaka Wa Allah

(0)
5.00€

     Ekitabo kino kigenderera okusobozesa abakisoma okukwata ekkubo lya Nnabbi n’okuwangaalira ku bulunngamu bwe. Kiraga okusaasira Nnabbi kwe yalina eri abantu n’ebitonde ebirala, wadde nga Allah yamutuma gye bali mu biseera ebyali bisinga okubeera ebyakazigizigi, ebizibu era eby’omutawaana. Omuwandiisi alaga embeera za Nnabbi n’enneeyisa ebyaleet..

Nnabbi Muhammad Mustafa Omulondemu - 1

(0)
10.00€

     Ekitabo kirimu embeera n’ebitendo bya Nnabbi nga muto, mu biseera by’obuvubuka ne bwe yali ng’amaze okufuuka Nnabbi; okumuteekateeka n’okumutuma, wamu n’ebyamagero bye. Ebizibu ebyamutuusibwako awamu n’abagoberezi be; okusenguka kw’Abasiraamu okugenda mu Abyssinia, okusisinkana ab’ebika eby’enjawulo, ensisinkano ne Bannamadiina mu Aqaba, olukw..

Nnabbi Muhammad Mustafa Omulondemu - 2

(0)
10.00€

     Ekitabo kirimu embeera n’ebitendo bya Nnabbi nga muto, mu biseera by’obuvubuka ne bwe yali ng’amaze okufuuka Nnabbi; okumuteekateeka n’okumutuma, wamu n’ebyamagero bye. Ebizibu ebyamutuusibwako awamu n’abagoberezi be; okusenguka kw’Abasiraamu okugenda mu Abyssinia, okusisinkana ab’ebika eby’enjawulo, ensisinkano ne Bannamadiina mu Aqaba, olukw..

Obus?raamu Mu Mwoyo N eb?kolwa

(0)
15.00€

     Abantu abaagala okubeera abaddu ba Allah abeesimbu, balina okutegeera Obusiraamu obw’omunda n’okutuukiriza amateeka gaabwo, okudda ku nzikiriza n’obwesimbu n’okugissa mu nkola mu bikolwa eby’okungulu wamu ne munda. Olw’obwetaavu obwo, omuwandiisi alambulula oludda lw’Obusiraamu olukwata ku mwoyo. Mu kusooka alambulula omusingi gwe nzikiriza n’..

Showing 1 to 8 of 8 (1 Pages)